Olina Kyononya, Ask Me??



Lyrics
Silwana featuring Sheebah Karungi By Carol Nantongo


10763 Views

Download the MP3


Intro
Ng'olwanira ki Carol?
Ng'oyomberaki Carol?
Nga nwaniraki Sheebah?
Ng'olwo nfa ki Sheebah?
Baur, Arki, Sabula


Verse 1
Bano abasajja tubalabukidde 
N'abakazi ebitaala bibazikiridde
Kali ku buli akyanga mukwano
Ntumire n'omwami wange 
Oli gwe njagala abitegeere 
Hullo, yenze gw'oyagala 
Akwagala atalikuyombera
Hullo, yenze gw'oyagala 
Akwagala atalikulwanisa 
Saagala kulumya 
(saagala)
Kye kimu saagala kunnumya 
Gwe manya ndi mu laavu
Naye nno ssi lock 
Katusaabale obuvuyo team no semba
Wano tulina okwenkana 
Omulala lwafunye muggyawe 
Ng'awera nkolokooto kutemaatema 
Nze nkugamba omusajja kwata 
Kozesa wuuyo bakuwe omusaala kale
Buli kimu era kikyo
Nze omusajja mukuuma naye

Chorus
Sirwana 
Mbu lwa nsonga ya mwami wange 
Eno laavu kazannyo buzannyo
Siyomba 
Na mukyala munnange 
Byebatulimba enjawulo temuli 
Tolwana
Mbu lwa musajja 
Bw'aweta ensonda ky'okola 
Tokola lutalo walaayi 
Na mwana wabandi 
Ssi ye yamukwana

Verse 2
Gwe manya abasajja 
(You know)
Teriiyo atuukiridde atacheatinga 
Ndaba kisingako
Nga ky'akola ky'okola ne mumarchinga 
Ono yakoowa okunyiiziira night and day
Omusajja acheatinga day by day 
Gwe obalaba benkanankana leka naawe 
Toba ng'atannalaba 
Agamba nkooye nva mu meeting
Ate ebadde private meeting 
N'owulira omutwe nga gukwetooloola 
Mwana wa maama osembera ki?
Nze agoba laavu yange ku lwa meeting 
Manyirawo agenze mu cheating 
Nfunirawo omulala replacing 
Tuvuganye mu laavu competing 
Bwe mba nkwetaaga 
Ne by'oyita nabyo mbyetaaga 
Naye ate buli lw'obinnyima 
Olwo nfunirawo mangu shortcut

Chorus
Sirwana 
Mbu lwa nsonga ya mwami wange 
Eno laavu kazannyo buzannyo
Siyomba 
Na mukyala munnange 
Byebatulimba enjawulo temuli 
Tolwana
Mbu lwa musajja 
Bw'aweta ensonda ky'okola 
Tokola lutalo walaayi 
Na mwana wabandi 
Ssi ye yamukwana

Verse 3 
Obudde bukuyitako nsaba ogiggyeyo 
Laavu y'ekito eyo gy’odingisa 
Ebyo by'onimbalimba ng'oyendayenda
Nfunirawo omulala gwe mbaatisa 
Bw'opima, 
Ngobudde bukuyitako 
Oteranga n'odda ewaka babe 
Nga wotuukira
Ompitirawo mu kisenge 
Ne nkuwa ku ka massage                   
Eyo ye laavu enyuma, 
Enyuma, enyuma, eh eh 
Eyo ye laavu enyuma, 
Enyuma, enyuma, eh eh

Lyrics by mp3jaja.com

Chorus
Sirwana 
Mbu lwa nsonga ya mwami wange 
Eno laavu kazannyo buzannyo
Siyomba 
Na mukyala munnange 
Byebatulimba enjawulo temuli 
Tolwana
Mbu lwa musajja 
Bw'aweta ensonda ky'okola 
Tokola lutalo walaayi 
Na mwana wabandi 
Ssi ye yamukwana

Sirwana 
Mbu lwa nsonga ya mwami wange 
Eno laavu kazannyo buzannyo
Siyomba 
Na mukyala munnange 
Byebatulimba enjawulo temuli 
Tolwana
Mbu lwa musajja 
Bw'aweta ensonda ky'okola 
Tokola lutalo walaayi 
Na mwana wabandi 
Ssi ye yamukwana




Download the MP3


Advertisement


More Lyrics From Carol Nantongo


Oliwa | Carol Nantongo
6390 Views

Ensonga featuring Kabuye Sembogga | Carol Nantongo
1911 Views

Silwana featuring Sheebah Karungi | Carol Nantongo
10764 Views



Newly Added Lyrics


Kati Nanga | Winnie Nwagi
14293 Views

Ten Over 10 | Azawi
16222 Views

Jeguli | Zafaran
6145 Views

Siri Safe | Acidic Vokoz
12866 Views

Byowaba | Bebe Cool
3575 Views

Ntya featuring Winnie Nwagi | Zex Inchi Kumi Bilangilangi
4314 Views

Gwokya Nga Omuliro | Lydia Jazmine
3606 Views

Wana Wankya | BentiBoys Africa
11828 Views

Take It Slow featuring Winnie Nwagi | Vyper Ranking
12321 Views

Dont Stop | Bebe Cool
6127 Views


View More Lyrics

Advertisement